-21 -
Imaamu Mahdi Nasser Mohammed Omu'Yemeni
24- Dhu'l Hijja - 1442AH
03- 08- 2021 AD
11:28 AM
(Okusinziira ku ssaawa entongole eza Mecca mama wa tawuni zzonna)
____________
Eky'okuddamu-ekituufu ku kibambulira ky'olutalo lwa COVID n'olutalo lw'embeera y'obudde.
Okuva ew'omufuzi wa Allah, Al_Mahdi (Arabic: المهديّ, alungamizidwa) eri Joe Biden, Prezidenti wa America ne Xi Jinping, Prezidenti wa China, wamu n'abakulembeze bonna mu'nsi zzonna n'abantu baabwe okutwaaliza'awamu ... Mubeere bajulizi kummwe mwennyini n'abantu bammwe nti nze mbagambye, myaka16 emabega, nti ensi yammwe ekomye, entuuko yammwe ezze, era n'akaseera ak'okulamula kwammwe kasemberedde, ate mwe temufaayo mukyuuka bukyuusi. Ekirala, mbategeezeza nti Al-Mahdi; omufuzi wa Allaah kummwe. Nannyini buyinza (Allaah) annonze, O'OYO agaba obuyinza eri oyo gw'aba ayagadde era ajja obuyinza kw'oyo gw'aba ayagadde. Era O'OYO atikkira oyo gw'aba ayagadde era akkakkanya oyo gw'aba ayagadde. O'OYO ye Allaah omulezzi wange era omulezzi wo, kare sinza YE yekka ewatari bakiyambi bali naye. Era mu'ngondere mbalu'ngamye ku kkubo lya Allaah owa'amaanyi, agwaanira amatendo, n'okutaangaaza (insight) okuva ku YE nga ye Qurani ennenne eyyassibwa Allaah kw'oyo eyaggalawo muba nnabbi n'ababaka, ata'asoma nnabbi Mohammed, omubaka wa Allaah, ne Qurani ennenne, eya'abantu okutwaaliza'awamu; kare basinze Allaah yekka ewatari bakiyambi bali naye, O'OYO O'OMU atatwaalangako mukyaala yadde omutabani, era tewari yadde no'omu ageranyizibwa NAYE.
Abange abasilaamu, abachristaayo, abayudaaya, na'abatakkiririza mu Katonda wamu na'abantu okutwaaliza'awamu, nze njulira eri Allaah nti nabategeeza ku se'ngendo ey'okukyunya [A.K.A Nibiru] eyari ewala mumambuka g'obwengula bwa se'ngendo nsi (Earth) era etandise okusemberera ettaka lyamwe ng'eva mu'kifo eky'ewalako. Mazima, eja kubayimukako okuva mu mitala egy'omumaserengeta ag'ensi, era eri'ziyiza emitala gy'amaserengeta aga'yo (ensi) we'enayimuka, okusinziira mubufunze no'obumpimpi ekinyonyolwa; okuva ku ludda lw'omu maserengeta-buvanjuba paka ku ludda lw'omu maserengeta-bugwanjuba. Olwo nno, esindike kw'abo abajeemera Allaah, na'abalabe aba'ababaka BE nab'omufuzi WE Al-Mahdi, entambi z'omuliro ne koppa (copper). Mazima, nze siyogera ku Allaah kintu kyonna okujjako amazima, era ani oyo atali'mwenkanya asingako oyo ajweeteka ebilimbo ku Allaah? Era, ne'ekingiriza mu Allaah okubeera mubatamanyi oba abo abayogera ku Allaah ebyo bye-batamanyi
Nze njulira eri Allaah O'OMU, assukkuluma amanyi nti nze, omufuzi wa Allaah, Imaamu Mahdi Nasser Mohammed Omu'Yemeni, nnangilira obutakkiriza obw'enkomeredde mu'kiboozi eky'okubuguma kw'ensi (global warming). Era mbawadde ennamula, myaaka 16 emabega, nti singa ensi zikyuuka okuva eri okukoowoola kwa Al-Mahdi Nasser Mohammed Omu'Yemeni, Allaah alilangilira olutalo ku'bbo ng'ayita mu lutalo lw'ebibambulira ebya se'ngendo ey'okukyunya (oba jiyite Nibiru/Saqar) okuva mu kifo eky'ewalako. Yo etuuse kumpi nnyo okusinga weyali myaka 16 n'emyeezi nga jiigyo emabega, era kati eri mu lutalo-olutono n'omusana, omweezi, n'ensi. Ekivaamu, Allaah Ayimusizza obukakkari bw'ebibambulira eby'olutalo lw'embeera y'obudde ng'ayita mu mpewo, ettaka, n'ennyanja; no'okwongerako, okukyunya okw'ekiringa akanyinkuuli-akasembayo [Arabic:بعوضة, munnukuta zaffe: Ba'ouda] ekyo mwe kyemutafunako kumanya yadde. Abange abaana ba Adamu, ekyo mbu ekiyitibwa Corona virus kanyinkuuli-akasembayo ako'omusaayi era si Corona. Naye, bitonde ebiyina obulamu ebigezi ebitegekeddwa mukuyita mu bigambo bya Allaah eby'amaanyin ["Kibe" so nga kiba], era bibeerawo byokka ngabyetengeredde mu ttaka, enyanja ne'empewo.
Mazima, Corona virus bimu ku bibamba eby'okukyunya okutono nti oba oli'awo nti ensi zisobole okukyuuka okudda eri Allaah mukwenenya, bakkiririze mu Allaah yekka ewatari bakiyambi bali naye, basinze YE yekka ewatari bakiyambi ba'Ayina, era bagondere Allaah n'omufuzi We Al-Mahdi Nasser Mohammed Omu'Yemeni, naye ekyo'omukisa omubi, okukyunya kwa Allaah okutono tekibongedde, paka kati, okujjako okw'egaana kwa Allaah omulezzi we'nsi zzonna, oba nga Allaah atali nga ekintu kyonna ekyokwogerako, aggulumiziddwa era ayimusiddwa wagulu ye YE wagulu w'ebyo byebamugatta naye. Kiringa oba nga mwe abaddukanya obwa'kabaka obwa maggulu n'ensi nga muwoza nti mulikomya ekibamba Ky'olutalo lwa Allaah olw'embeera yo'obudde, Ayimusiddwa ye YE naye ndayira ne Allaah nti temusobola kukkakkanya obusirikale obunyinkuuli obusembayo obwa Allaah mu Qur'an. Okweyongerayo, okweyawulira kwammwe tekuli bagasa okuva kati n'okweyongerayo, Naye nga mukusooka, virus yali mmativu n'okubasibirayo n'okusalako eby'embeera y'obulamu bwammwe, oba mwe Mulowooza nti muliddayo mu kweyawulira kwammwe n'emiggalo kisobozese Allaah okukendeeza ku maanyi aga virus okuva kummwe, mu kudda, nga bwekyaali kibaddewo emabega?!
Era gyebuviddeko nayisa ennamula eri mwe nti olutalo lw'obunyinkuuli bw'omusaayi (obwo obuyitibwa Corona) lukulemberwa butereevu, Allaah, bufuna ebilagiro okuva ew'omulezzi w'abwo, era bukola ebyo ebibulagiddwa. Era mbawa amawulire nti vaccini zammwe zijja kulemelerwa okw'enkomeredde era zifuuke ezitayina kyeziri, era mulizikanyuga mu kasasiro, kubanga mubufunze temulisanga mutaasa kubataasa okuva ku kukyunya kwa Allaah yadde omukuumi.
Naye nga, bwemuba ddala mwaagala eky'okuddamu-ekituufu ekinaabataasa okuva ku kibamba Kya Allaah eky'embeera y'obudde n'ekibamba eky'olutalo lw'obusirikale bwa Allaah; obunyinkuuli obusembayo obw'omusaayi; obuyitibwa Corona, awo mugondere Allaah n'omufuzi We Al-Mahdi Nasser Mohammed Omu'Yemeni. Era mwanukule eri omuyita wa'Allaah oyo abayita okusinza Allaah yekka ewatari bakiyambi bali na'YE; n'entegeera okuva ewa Allaah, era nga ye Quran eyamaanyi, kare toyita kintu kyonna kirala na'YE!! No'okwongerako, Oyo yenna asiinza Katonda omulala atari Allaah mumuleke amuyite amujjeko ekibi kya corona okumuvaako, singa abeera nga wa'amazima! Mazima, yadde bannabi ba Allaah, yadde ba Imaamu (luwalabbu:إمام, omukulembeze) b'ebitabo n'omufuzi wa Allaah Al-Mahdi tebali kugasa mubulingeri, okusinziira ku kigambo Kya Allaah ayimusiddwa:
{
قُلِ ادْعُوا الَّذِينَ زَعَمْتُم مِّن دُونِهِ فَلَا يَمْلِكُونَ كَشْفَ الضُّرِّ عَنكُمْ وَلَا تَحْوِيلًا ﴿٥٦﴾ أُولَٰئِكَ الَّذِينَ يَدْعُونَ يَبْتَغُونَ إِلَىٰ رَبِّهِمُ الْوَسِيلَةَ أَيُّهُمْ أَقْرَبُ وَيَرْجُونَ رَحْمَتَهُ وَيَخَافُونَ عَذَابَهُ ۚ إِنَّ عَذَابَ رَبِّكَ كَانَ مَحْذُورًا ﴿٥٧﴾ وَإِن مِّن قَرْيَةٍ إِلَّا نَحْنُ مُهْلِكُوهَا قَبْلَ يَوْمِ الْقِيَامَةِ أَوْ مُعَذِّبُوهَا عَذَابًا شَدِيدًا ۚ كَانَ ذَٰلِكَ فِي الْكِتَابِ مَسْطُورًا ﴿٥٨
﴾} [الإسراء]
{Gamba, "muyite abo bemuyise (ba'katonda) okujjako YE, kuba bbo tebayina [busobozi obwa] okujjawo okw'ekibamba okuva kummwe oba [obwo] kukitwaala [ku'muntu omulala]." (56) Abo bbo bebayita banoonya Al-Waseela eri omulezzi w'abwe, [nga baffuba] Ani ku'bbo alibeera okumpi ennyo, era basuubira mu kisa KYE era batya ekibonerezo KYE. Mazima, ekibonerezo ky'Omulezzi wo lubeerela kitiibwa. (57) Era tewari kibuga okujjako nti tuli kyonoona nga o'lunaku lw'okuzuukira telunnatuuka oba okukibonereza n'ekibonerezo ekikkakkari. Ekyo lubeerela kibadde kya'wandiikibwa mu kitabo(58)} Surat Israae 17:56-58
Abange abantu, mutye Allaah era mukkirize nti enjuba mazima yasanga omweezi, nga ekyaatuukawo mu mweezi gwa Duhl Hijja 1442 AH, (nga) ekiro tekinajja (mu'kifo) ky'emisana olwo'okutuuka kwa sengendo Saqar. Akanonero ka Al-Edrak (luwalabbu: إدراك, omusana okusanga/ okuyisa omweezi), eri oyo yenna okuva mummwe ayagara okugenda mumaaso oba okusigala emabega, (si) kintu kyonna okujjako okulabula eri abantu olwo'okutuuka kwa sengendo Saqar ?! Abange abasoma eby'obwengula, mwe abakyuusa abantu n'amaanyi okusingira'ddala okuva ku kukkiriza akanonero k'obwengula aka Al-Edrak nga kko kulabura kw'abantu, leka ekikolimo Kya Allaah kibagweeko oba Nasser Mohammed Omu'Yemeni singa yeyali alimba.
Owaaye profeessa Jad Al-Qadi, akulira ekitebbe Kya Egypt eky'okunoonyereza kuby'ebyobwengula n'ebyensi ebilabwaako, eyali omuvumu ekimala okugaana akanonero k'omweezi omujjuvu ogwa Imaamu Mahdi ogw'omweezi ogwa Dhu'l Hijja (omweezi ogwemizizo ennyo mu calendar ye ki'isilaamu), 1442 AH, wamu n'abakenkuvu muby'onwengula abalala abali na'awe na'abasomi be'eddiini (mu bantu) nga ye aba'agaana mubugenderevu amazima okuva ew'omulezzi w'abwe; ekikolimo Kya Allaah, bamalayika, n'abantu okutwaaliza'awamu nkakasa kujja kubagwaako kubanga mwe mukyuusa abasilaamu okuva kukabonero ko'obwengula ak'enjuba okusanga omweezi. Ndayira ne Allaah nti mumanyi nti tekisoboka ekiro ky'omweezi omujjuvu eky'omweezi gwa Dhu'l Hijja,1442AH okubeera ku lweggulo lwo'olwokutaano nga ky'ekiro ky'olwomukaaga. Era, tekisoboka eri 'akakiiko akalaba omweezi aka KSA' okujulira (nga kalaba) omweezi omupya agw'omweezi gwa Duhl Hijja kulweggulo lwo'olwokutaano nga ky'ekiro ky'olwomukaaga. Munjogera enyangu, kubanga abakenkufu b'ebyomubwengula bonna mu bantu bamanyi n'okumanya okutaliimu'kubuusabuusa nti omweezi gujja kugwa nga okugwa kw'enjuba ey'olwookutaano tekunnaba, nga ky'ekiro ky'olwomukaaga, nga olunyiriri lwa zi'sengendo (Geocentric Conjunction) olutuukawo mu nkomerelo y'omweezi omupya ku'nkomerelo y'ekisigalira ku kitangaala ekikendeela eky'omweezi-gwekipapajjo (Waning Crescent Moon) ogw'omweezi ogwa Dhu'l Qi'dah. Mazima, abakenkufu b'ebyomubwengula bonna abali mu'bantu bamanyi nti kigenda kutuukawo ku lw'omukaaga, nga 30th ogwa Dhu'l Qi'dah, ku 04:17 AM okusinziira ku ssaawa entongole eza Mecca. Era olumala omweezi gugenda kudda ebuvanjuba mu'ssaawa obussaawa ez'ekitangaala ky'omweezi-ogw'ekipapajjo ogugaziwa ogwa Dhu'l Hijja gutaandika okwekola in mpaka nga omweezi-gw'ekipapajjo ogugaziwa ogw'omweezi gutuukawo muby'obwengula ku lweggulo lwo'olwomukaaga, nga ky'ekiro Kya Sande. Nga okilabidde muby'obwengula ebilabwaako, olw'eggulo lwo'olwomukaaga, nga ky'ekiro Kya Sande, ye'entandikwa ya Dhu'l Hijja; etteeka-ettuufu (fact) elitawakanilwa mukenkufu w'ebyobwengula yenna ali mu bantu. Okunyonnyola, entandikwa ey'ebyobwengula eya Duhl Hijja yalwamukaaga olw'eggulo nga ky'ekiro Kya Sande olw'okutuukawo kw'olunyirili lwa zi se'ngendo kulw'omukaaga kumaliili, era okugwa kw'omweezi ogwa Dhu'l Hijja (kwali) nga okugwa kw'enjuba kumaze kulw'omukaaga nga ky'ekiro Kya Sande; okusinziira, nga bwe mumanyi.
Buli munoonyi wa'mazima teeka ayina okakasa nti kino ekitundu ky'okumanya kw'ebyobwengula ekikwata ku ntandikwa y'ebyobwengula eya Dhu'l Hijja, bwekiba ddala kyatuukiliza obukwakulizo bwakyo ku'lwookutaano nga ky'ekiro ky'olwomukaaga, oba ku kawuungeezi k'olwomukaaga nga ky'ekiro Kya Sande? Era mazima mujja kusaanga amazima agatasoboka mubya sayansi okusinziira kuby'ebyobwengula ebitasoboka ekyenkomeredde n'ebibalo bya pyizikisi (physical calculations) ku lw'okutaano olw'eggulo, 29th Dhu'l Qi'dah, nga ky'ekiro ky'olwomukaaga. Ekivaamu, tekisoboka ekiro ky'olwomukaaga okubeera entandikwa ey'omweezi ogwa Dhu'l Hijja mu bitiibwa byonna kubanga olw'eggulo lwo'olwomukaaga lukyaali mu nnaka za Dhu'l Qi'dah okusinziira kubibalo bya phizikisi n'ebyobwengula ebitereevu.
Nabwekityo, abange abantu, ndayira ne Allaah O'omu assukkuluma amanyi nti omweezi omujjuvu ogw'omweezi ogwa Dhu'l Hijja 1442 AH tegusobola kubeerawo ku lweggulo lwo'olwokutaano, ekiro ky'olwomukaaga, okujjako nga kyamagero ekya kabonero k'ebyobwengula n'ekiragiro Kya Allaah, omulezzi we'nsi! Okwongerako, nze nnangilidde akanonero k'omweezi omujjuvu ogwa Imaamu Mahdi Nasser Mohammed Omu'Yemeni, n'ekiragiro okuva ewa Allaah, mukiwandiiko kye'nnasooka okuwa mu Dhu'l Qi'dah ogw'omwaaka gwaffe guno. Era, nze mbategeezeza nti akabonero k'omweezi omujjuvu ogwa Imaamu Mahdi Nasser Mohammed Omu'Yemeni gujja kutuukawo ku'lwookutaano olw'eggulo nga ky'ekiro ky'olwomukaaga, ekiro ky'amakkati ag'omweezi ogwa Dhu'l Hijja, okusinziira ku kki omulezzi wange kyeyansomesa mu bikwaata ku bibalo eby'akabonero k'ebyobwengula aka Edrak (omusana okusanga omweezi), paka nga kituuseewo yadde nga buli'omu okusingila ddala abakenkufu b'ebyomubwengula, nabwekityo tebajja kusobola kugaana okutuukawo kw'omweezi omujjuvu ku lweggulo lwo'olwokutaano nga ky'ekiro ky'olwomukaaga; newankubadde, ennaku'zoomweezi ez'omweezi omupya (n'okubeera) mu lunyiriri lwa zi'sengendo lw'ali kulw'omukaaga ekiro.
Naye, bbo (abakenkufu b'ebyomubwengula) bafela era basiliwaza abantu nga babaliimba nga beekwaasa nti kino kya'bulijjo kubituukawo kubyebabadde bamanyiiko mukusooka, era tewari kiwabye muby'obwengula. Leka ekibamba ky'okunyolwa ne'ekibi kibagweeko wamu n'ekikolimo Kya Allaah olw'obutakkiriza bwa'abwe, bbo mazima bafunye obusungu BWE era ekibonerezo ekinyiiza ekya'abwe kitegekeddwa YE.
Ndayira ne Allaah, bbo mazima bamanyi nti baliimba era mugenda kujulila Allaah ky'Agenda okubakolera, era YE mubutuufu abakolimira n'ekikolimo ekinene okujjako abo abeenenya nebalangirila mulujjudde amazima okuva ew'omulezzi w'abwe, era nga tebaazibila akobonero k'ebyobwengula akakakasa Omufuzi wa Allaah Al-Mahdi Nasser Mohammed Omu'Yemeni, kuba ddala Allaah yemukkiriza w'okwenenya, era asinga ekisa. Ate kw'abo abatamanyi abali mu bakenkufu by'ebyobwengula oba abo abakweeka amazima agakwaata ku kujulira (ong'olaba) omweezi-gw'ekipapajjo ogugaziwa ogw'omweezi mu mbeera ya Edrak, nze ngamba: ddala alemeddwa buli'omu akakweeka (akanonero) okuva ku'nsi zzonna kale bwebatakaliliza (mukabonero) Allaah tajja kubataasa (ensi) okuva kukinonerezo ekinyiiza. Abo bajja kokolimilwa Allaah era bakolimilwe abo abakolima kubanga bagaana amazima mubugenderevu.
Kale'naye, abange abantu, leka nze mbategeeze ku kabonero akalala akalituukawo ku'nkomerelo y'omweezi ogwa Dhu'l Hijja n'okukkiriza kwa Allaah. Ekiriwo Kili kilabiddwa nti omusana gusaanze omweezi ku'ntandikwa y'omweezi ogwa Dhu'l Hijja 1442 AH n'omweezi-ogw'ekipapajjo ogugaziwa gwazaalibwa ku kiro eky'olwokutaano, era omusana (negubeera) mulunyirili nagwo nga guli omweezi-gw'ekipapajjo ogugaziwa kulweggulo lwo'olwomukaaga; olwo ekiteewalika ekitangaala ky'ekitundu ky'omweezi gw'olwomukaaga, nga ye 28th ogwa Dhu'l Hijja, guli bulawo n'okukkiriza kwa Allaah era kilifuuka ekyerere ddala ekitayina kitangaala yadde nga ffeesi z'abo aba'agaana akabonero k'ebyobwengula ak'omusana okusanga omweezi; olwo, kivaayo okubeera omweezi ogw'ekizikiza omuddugavu! Yadde abakenkufu b'ebyomubwengula bonna abali mu'bantu bamanyi nti ekitundu ky'omweezi ekya 28th ogwa Dhu'l Hijja kilituukawo kulw'omukaaga. Okwongerako, bbo bamanyi, nga ekibaawo ekya Edrak tekinnatuukawo, nti omweezi gw'ekipapajjo oguggwelera ogwa 28th ogwa Dhu'l Hijja 1442AH gulituukawo ku lweggulo lwo'olwomukaaga era kujja kusigala nga gulabika ekiro mumatuumbi n'enkeela kumaliili kulw'omukaaga. Bbo era bamanyi nti bonna abalabi bajja kusigala nga basobola okujulira (nga bakilaba) nga ekipapajjo ky'omweezi oguggwelera n'amaaso agatayambidwako.
Mazima, kino mujja kukisaanga mu biwandiike byonna ebya abakenkufu b'ebyomubwengula; wagulu wa'abyo nga kye kiwandiike ekya 'Ekitebbe Ky'ebyobwengula Eky'ensi-yonna' (The International Astronomical Center') ekikulilwa Eng. (Mohamed Shawkat Odeh). Bamanyi bulungi nnyo, okusinziira kubibalo by'ebyobwengula ebitereevu, nti omweezi gw'ekipapajjo ogw'olwoomukaaga, nga 28th ogwa Dhu'l Hijja, gujja kulabibwa na'amaaso agatayambidwako nga omweezi-gw'ekipapajjo ogugaziwa ku maliili ennyo ago'kulwomukaaga mu'nsi zzonna.
Abange abanoonyi'baamazima, munzikirize nnangilira okusoomooza nno'okukkiriza kwa Allaah owa'amaanyi gonna, agwaanira okusinzibwa, omweezi omupya omukeeze ogujja okuyimuka nga diski (disk) ejjudde enzikiza nga olunyiriri lwa zi'sengendo tekunnaba. Awo temujja kujiraba, no'okukkuriza kwa Allaah, kulw'omukaaga kumaliili, newankubadde omweezi guliyimuka wakati mu maaso gaabalabi.
Naye mujja kulaba mutya ekipapajjo Kya ffeesi y'omweezi ekyaggweeredde nga akaseera kakyo tekannatuuka, newankubadde nga akaseera kakyo ak'okuvaayo kaamukizikiza nga enjuba tennavaayo? Muyinza mutya okulaba omweezi ogujjudde obuddugavu omweerere gw'ekitangaala kyonna?! Oba mwe Mulowooza nti kino kya'bulijjo? Kili wala nnyo ekyo n'okubeera amazima! Mazima, kino yembeela ekwaata ku kubeerawo ku'musana okusanga omweezi ekiyina akakwaate ku kabonero aka Imaamu Mahdi Nasser Mohammed Omu'Yemeni. Eno embeela etwaaliramu okukeela kw'okuggwelera okw'omweezi ogw'ekipapajjo oguggwelera ogw'omweezi, okukeela kw'okubaawo kw'akyo, n'enjuba okubeera mulunyirili n'akyo nga'ate kikyaali omweezi gw'ekipapajjo ogugaziwa. Mazima okulamula kwa Allaah, Asinga abo abalamula. Era Nasser Mohammed Omu'Yemeni bw'aba teyajweeteka kilimbo ku Allaah nti enjuba yasanga omweezi n'omweezi-ogw'ekipapajjo ogugaziwa gwakolebwa nga olunyiriri (lwa zi'sengendo, ensi,enjuba,n'omweezi /eclipse) telunnabaawo, era enjuba yali mulunyirili nagwo nga guli omweezi-gw'ekipapajjo ogugaziwa; awo Allaah teyandi manyeewo kisuubizo KYE eri omuddu WE era nga ye'musonyiwi
wabyonna, omusaasizi asinga.
Emirembe gibeera ku babaka , n'amatendo gabe ga Allaah omulezzi we'nsi (zzonna).
Omufuzi wa Allah ku'nsi (zzonna); Imaamu Mahdi Nasser Mohammed Omu'Yemeni
_____________
Source Text:
www.mahdialumma.com/showthread.php?p=357218